Kati tosobola. Kati tulina okukikola.

Ebinagobelelwa Mukutekayo Obubaka Ku Mikutu Migatta Bantu Ebya
Olunaku lwomusujja gwensiri 2026

Tusobola okumalawo omusujja gwensiri. Si nti tulikikola wabula kilina kubelawo mubiseela byaffe bino.

Omulundi ogusokedde ddala, kino sikilubililwa, bino byadala. Science ekula buli lukya, eddgala eligema, obujjanjabi, enkola eziziyiza okulwaala omusujja gwensiri nokwettanila technologia omuli gene drive nempiso bili mukutondebwaawo. Amawanga 25 Kati gegakozesa Eddagala eligema omusujja guno ela kitasiza abaana obukadde kumi buli mwaaka. Net ezomulembe ezili mubantu zili kubitunddu 84 kubuli ki kumi ne program zegwanga mukulwanyisa omusujja byona bilina kyebichusiza.

Naye omusujja tegulinda. Obufujilizi bwebubulawo programs nezinafuwa abaana baddamu okuffa byona byetubadde tutuseeko ebirungi nebiffa togge.

Luno olunaku lw’okukuza omusujja gwensiri: wekwaate akaseela. Kuuma obulamu. Vujirira ebiseela eby’omumaaso ebutabaamu musujja gw’ansiri.
Obutabaawo bwo’musujja gw’ensiri kitandika nange.

CARDS EZAWAMU NEBIFANANYI

OBUBAKA OBUTAMBULILA KUBUBAKA BWONNA

  1. Amawanga gakulembedemu. Science alina kyatadewo. Ebitunddu byaffe bikulembedemu okuletawo enkyuukakyuuka. Tusobola okumalawo omusujja gwensiri mubiseela byaffe bino. Kati tusobola. Kati tulina okukikola

  2. Sayansi agenda akyuuka kumisindde ejawagulu okusingako ne mirembe ejayita ela okumalawo okusujja gwensiri mukyaasa kino kisoboka. Kati tusobola. Kati tulina okukikola

  3. Mumirembe ejidako abaana basobola okukula nga tebalwadde musujja gwansiri. Kati tusobola. Kati tulina okukikola.

  4. Obuvujilizi bwebubulawo, omusujja gw’ensiri mubaana gukomawo. Abaana bajja kuffa. Kati tusobola. Kati tulina okukikola.

  5. Obukulembeze kumutendela ogwe gwanga kino bakiwagila. Kati tusobola. Kati tulina okukikola

EMITWE EJOBUBAKA OBWA MESSAGE

KOPI YEMITIMBAGANO EMIKWANIRA WALA

LinkedIn

Tusobola okumalawo omusujja gwensiri. Si nti tulikikola wabula kilina kubelawo mubiseela byaffe bino.
Omulundi ogusokedde ddala, kino sikilubililwa, bino byadala. Science ekula buli lukya, eddgala eligema, obujjanjabi, enkola eziziyiza okulwaala omusujja gwensiri nokwettanila technologia omuli gene drive nempiso bili mukutondebwaawo. Amawanga 25 Kati gegakozesa Eddagala eligema omusujja guno ela kitasiza abaana obukadde kumi buli mwaaka. Net ezomulembe ezili mubantu zili kubitunddu 84 kubuli ki kumi ne program zegwanga mukulwanyisa omusujja byona bilina kyebichusiza.
Naye omusujja tegulinda. Obufujilizi bwebubulawo programs nezinafuwa abaana baddamu okuffa byona byetubadde tutuseeko ebirungi nebiffa togge.Kulunaku luno olwomusujja gwensiri: wekwaate akaseela. Taasa obulamu Kati. Fujilila ebiseela ebyomumaaso ebitaliimu musujja gwansiriKati tusobola. Kati tilina okukikola.@ZeroMalaria #ZeroMalaria #WMD2026
#NowWeCanNowWeMust

Facebook

Tusobola okumalawo omusujja gwensiri. Si nti olunaku olumu Nedda wabula mubiseela byaffe bino.Omulundi ogusokedde ddala, kino sikilubililwa, bino byadala. Science ekula buli lukya, eddgala eligema, obujjanjabi, enkola eziziyiza okulwaala omusujja gwensiri nokwettanila technologia omuli gene drive nempiso bili mukutondebwaawo. Amawanga 25 Kati gegakozesa Eddagala eligema omusujja guno ela kitasiza abaana obukadde kumi buli mwaaka. Net ezomulembe ezili mubantu zili kubitunddu 84 kubuli ki kumi ne program zegwanga mukulwanyisa omusujja byona bilina kyebichusiza.Program zegwanga zilina kyezikyusizaakoWabula Obufujilizi bwebubulawo, omusujja gwensiri guddamu okwekaansa abaana ne baffa.Kulunaku lwomusujja gwensiri:
Wekwaate akaseela. Kuuma obulamu. Fujilila ebiseela ebyomumaaso ebitaliimu musujja gwansiri
Kati tusobola. Kati tulina okukikola.@ZeroMalaria #ZeroMalaria #WMD2026 #NowWeCanNowWeMust

X

Okumalawo omusujja gwensiri mubiseela byaffe bino kisoboka. Science alina kyakola. Programs zegwanga zilina kyezikyusiza.
Wabula Obufujilizi bwebubulawo, omusujja gwensiri guddamu okwekaansa abaana ne baffa.
Wekwaate akaseela. Kati tusobola. Kati tulina okukikola.@ZeroMalaria #ZeroMalaria #WMD2026 #NowWeCanNowWeMust

Instagram

Esi obutaba namusujja gwansiri sikizibu kyekimu nekitekebwamu okukitukako.Olunaku lwomusujja gwensiri, wekwaate akaseela.Kati tusobola. Kati tulina okukikola.@zeromalaria #ZeroMalaria #WMD2026 #NowWeCanNowWeMust #WorldMalariaDay #MalariaFree